Judges 17:4-5

4 aAwo bwe yazza effeeza, nnyina n’addira ebitundu ebikumi bibiri ebya ffeeza
ze kilo nga bbiri ne desimoolo ssatu
, n’abiwa omuweesi wa ffeeza, n’abikolamu ekifaananyi ekyole n’ekifaananyi ekisaanuuse. Ne biteekebwa mu nnyumba ya Mikka.

5 cOmusajja oyo Mikka yalina essabo. N’akola efodi, n’ebifaananyi ebyole n’ayawula omu ku batabani be okuba kabona we.
Copyright information for LugEEEE